Agataliikonfuufu Poliisi ekutte ba Kifeesi. Beeweredde okutemako RDC, ne DPC emitwe.
SSEMAKA avudde mu mbeera n'atemaatema mukazi we amagulu okwagala okugakutulako oluvannyuma lwa mukazi we okufuna olubuto kyokka n'amuteebereza nti lwa musajja mulala.
The trees are helping to change Mt. Elgon, which is branded as “a place of landslides and floods.” ...
"My political opponent is Vladimir Putin and I'm trying to do and I will do everything to make his regime fall as soon as possible," said Yulia Navalnaya, widow of late Russian opposition leader ...
The Red Devils finished eighth in the Premier League under former manager Erik ten Hag last season -- their lowest-ever placing -- to miss out on Europe's top club competition.
KKOOTI eragidde eyali ssentebe w'eggombolola y'e Nsangi era Ssentebe wa NRM mu Wakiso Hajji Abdul Kiyimba okusasula abantu be yatulugunya obukadde 150.
KKOOTI eragidde bannamateeka b’omubaka wa Kawempe North, Mohammed Ssegirinya okuleeta ebbaluwaeziraga embeera gy’alimu ekyamulemesezza okulabikako mu kkooti ku misango gy’obutemu obwali e Masaka.
OFFIISI ya ssentebe wa NRM mu ggwanga ekulirwa Hajjat Hadijah Namyalo etegese ekikopo ky’omupiira kyetuumye “BAZZUKULU SPORTS GALA” ekigenda okwetabwamu ttiimu ezisoba mu 100, nga zakuzanyibwa olunaku ...
OMUDUUMIZI wa poliisi mu kitundu kya Elgon, SSP John Bosco Otim avuddeyo ku muserikale munne Afande Rogers Busiku eyalangiridde nti yeegasse ku kibiina kya NUP oluvannyuma lw’okuwummula obwapoliisi.
KALIDINAALI Emmanuel Wamala akubirizza Abakristu okukuuma ekitiibwa ky’Obwakalidinaali era n'abajjukiza nti kyabwe bonna.
ENTAANA ey’ebyewuunyo eya munnamawulire era eyaliko omubaka wa Palamenti Francis Onapito Ekomoloit, emaze okuyooyootebwa nga bwe yalaama era agenda kuziikibwa ku Lwomukaaga luno nga November 30,2024.
ABABAKA ba palamenti ab’egattira mu kibiina ekirwanirira eddembe ly’abakyala n’abaana abawala ekya UWOPA balaze obwennyamivu olw’emisango gy’okutulugunya abakazi egikyatudde mu ma kkooti awatali ...